Muwe era nammwe mulieweebwa

Testo Della Canzone

Muwe era nammwe mulieweebwa di Gen Verde

Muwe era nammwe muliweebwa
Muwe era nammwe muliweebwa
Muwe era nammwe muliweebwa
Oh, muliwebwa (2v)

Owomulirwana alina ab’oluganda
banji mu nju ye (2v)
Naye mu nju ye temuli mmere
eyokuwa abagenyi be

Tubaweeko ku mmere eyaffe
Tubawe ku mmere eyaffe (2v)

Muwe era nammwe muliweebwa…

Owomulirwana ali wano nendawo ye
era nekigaali kye (2v)
Kubanga ayagala atuyambe okulima
Ennimiro yaffe

Tajja kusaba nsimbi kubanga
ayagala atuwe kubibye (2v)

Muwe era nammwe … (2v)

Il testo contenuto in questa pagina è di proprietà dell’autore. WikiTesti è un’enciclopedia musicale con lo scopo di far conoscere a quante più persone possibile il panorama musicale.

Commenti

Lascia un commento

Il tuo indirizzo email non sarà pubblicato. I campi obbligatori sono contrassegnati *